Elijah Kitaka - Ekyange
Swangz Avenue Presents; “Ekyange” by Elijah Kitaka. 
 
Stream & Download here: https://swangzavenue.ffm.to/el....ijahkitakaekyange.OY 
Connect with Elijah Kitaka: https://ffm.bio/elijahkitaka 
Connect with Swangz Avenue: https://ffm.bio/swangzavenue 
Swangz Avenue on Spotify: https://swangzavenue.ffm.to/of....ficialswangzavenuesp 
 
Lyrics: 
 
Nalaba dda ekyange  
Nalaba dda buli kimu ekyange 
 
Ekyange ki baby kiri just  
N’omukwano heavy nakyo tusiiba  
Ku beach Entebbe nga nkikutte  
Nga nkinyigako kubigere eh eh 
Kyangamba nali sisobola kukugana 
Talanta jolina enyonyogera ebigere  
Abangi bansalako naye nabagana  
Laba gwe bwoja nokatulamu akatebe  
Mpulira I want you for dinner 
Tongamba good bye ekidako nze akirina  
Coz I found love omukwano ogulina  
I love you my champion winner eh eh 
 
Nalaba dda (Namanya) 
Ekyange (Ehh nakulaba) 
Nalaba dda buli kimu ekyange 
Nalaba dda (Namanya) 
Ekyange (Ehh nakulaba) 
Nalaba dda buli kimu ekyange 
 
Eh eh oh oh eh eh oh oh 
Eh eh eh ah ah ah ah ah ah 
 
Tosirika gwe yogera  
Tobunila mukwano ndyeno ndimuwambe 
And when you count from one paka ku tano 
I come running to you coz ma heart is for you 
Tebanzijawo no no nedda  
Bwentukawo awo we whine & go down  
Yegwe ddobozi yegwe luyimba 
Ku radio mama olukuba 
Mpulira I want you for dinner 
Tongamba good bye ekidako nze akirina  
Coz I found love omukwano ogulina  
And I love you my champion winner eh eh eh 
 
Nalaba dda (Namanya) 
Ekyange (Ehh nakulaba) 
Nalaba dda buli kimu ekyange 
Nalaba dda (Namanya) 
Ekyange (Ehh nakulaba) 
Nalaba dda buli kimu ekyange x2 
 
Eh namanya namanya eh eh (Ekyange) 
Nalaba nalaba eh eh oh ohh 
 
Nalaba dda, Ekyange 
Nalaba dda buli kimu ekyange 
 
#SwangzAvenue #ElijahKitaka #Ekyange 
 
© 2025 Swangz Avenue

			
 Hotney